|
|
| Line 1: |
Line 1: |
| − | Kkapa esooka n'ewulira ekiwuka nga kizannyira mu nju, oluvannyuma n'eyagala okukikwata.
| |
| | | | |
| − | Ebuukabuuka naye nga buli kantu k'egezaako okubuukirako ekakoona ne kagwa wansi.
| |
| − |
| |
| − | Erinnya ku ntebe n'ebuuka ekakwate akawuka ne kagirema era oluvannyuma etunuulira omusajja nga yeebuuza lwaki tali mu kugifaako.
| |
| − |
| |
| − | Akawuka kongera okukaabira mu nju n'ekatunuulira, n'ekatunuulira mu 'angles' zonna, n'ebuuka okukakwata.
| |
| − |
| |
| − | Ebintu by'ebuukirako ne bigwa akawuka ne kongera okukaabira waggulu.
| |
| − |
| |
| − | Yeekweka emabega w'entebe akawuka ne kakaaba n'ejja ng'esooba okukakwata, wabula era n'eremwa okukakwata n'ebuukabuuka n'ekagoba n'ekagoba nga bwe kagiddusa ne keetooloola.
| |
| − |
| |
| − | Oluvannyuma kkapa ejja wansi awali akawuka n'ekakwata n'egezaako okukakuba n'ekigendererwa eky'okukatta.
| |
| − |
| |
| − | Ekakuba n'emikono gyayo egyomumaaso n'ekakuba n'ekakuba n'ekakuba, era bw'etuuka ekiseera n'ebeera convinced nti kafudde egenda ne yeekweka wansi w'ekitabo.
| |
| − |
| |
| − | Bwe yeekweka wansi w'ekitabo egezaako okukakanga erabe oba ddala kituufu kafudde, wabula n'etandika okwebuuza nti "ki kino kye nzise?"
| |
| − |
| |
| − | Okusinziira ku bubonero bw'ekozesa ebuuza ekitabo kigibuulire naye ng'ekitabo tekiginyega , ky'ekola n'ekwata akawuka n'emimwa gyayo n'ekasuulira omusajja eyali atudde mu ntebe, n'emukoonako nga bw'emubuuza agibuulire "kaki kano?"
| |
| − |
| |
| − | Omusajja taginyega, n'eyongera okumubuuza, kye yakola akawuka n'ekasuula mu kamwa k'omusajja, oluvannyuma omusajja n'awulira nga waliwo ekitagenda bulungi mu maaso , n'atandika okubuukabuuka nga yeebuuza ky'abadde.
| |
| − |
| |
| − | Kkapa emutunuulira n'emutunuulira nga bw'ekozesa obubonero okumubuuza nti "ako ke nkusudde mu kamwa bakayita batya?"
| |
| − |
| |
| − | Omusajja yeekwata ku lubuto nga tamanyi bigenda mu maaso, era awo we bikoma.
| |
| − |
| |
| − | Oluvannyuma etunuulira omusajja nga yeebuuza lwaki tali mu kugifaako.
| |
| − | Ekatunuulira, n'ekatunuulira mu 'angles' zonna, n'ebuuka okukakwata.
| |